YouVersion Logo
Search Icon

Yobu 33:15-18

Yobu 33:15-18 LUG68

Mu kirooto, mu kwolesebwa okw'omu kiro, Otulo otungi bwe tukwata abantu, Nga babongoota ku kitanda; Awo n'alyoka aggula amatu g'abantu, N'ateeka akabonero ku kuyigirizibwa kwabwe, Aggye abantu mu kuteesa kwabwe, Era akweke abantu amalala; Aziyiza emmeeme ye okukka mu bunnya, N'obulamu bwe buleme okufa n'ekitala.

Related Videos