Ekyabalamuzi 2:18
Ekyabalamuzi 2:18 LUG68
Era Mukama bwe yabayimusizanga abalamuzi, Mukama n'abanga n'omulamuzi, n'abalokolanga mu mukono gw'abalabe baabwe ennaku zonna ez'omulamuzi: kubanga Mukama ne yejjusa olw'okusinda kwabwe olw'abo abaabajooganga ne babeeraliikiriza.





