Olubereberye 27:28-29
Olubereberye 27:28-29 LUG68
Era Katonda akuwenga ku musulo oguva mu ggulu, Ne ku bugimu obw'ensi, N'eŋŋaano nnyingi n'omwenge mungi: Abantu bakuweerezenga N'amawanga gakuvuunamirenga: Ofugenga baganda bo, N'abaana ba nnyoko bakuvuunamirenga: Akolimirwenga buli akukolimira, Era aweebwenga omukisa buli akusabira omukisa.





