YouVersion Logo
Search Icon

Okuva 7:9-10

Okuva 7:9-10 LUG68

Falaawo bw'alibagamba ng'ayogera nti Mukoleewo eky'amagero: n'olyoka ogamba Alooni nti Twala omuggo gwo ogusuule wansi mu maaso ga Falaawo, gube omusota. Musa ne Alooni ne bayingira ewa Falaawo, ne bakola bwe batyo nga Mukama bwe yalagira: Alooni n'asuula omuggo gwe wansi mu maaso ga Falaawo ne mu maaso g'abaddu be, ne guba omusota.

Free Reading Plans and Devotionals related to Okuva 7:9-10