Bible App logo
Search Icon

Danyeri 11:31-32

Danyeri 11:31-32 LUG68

Era emikono giriyimirira ku luuyi lwe, era baligwagwawaza awatukuvu, kye kigo, era baliggyawo ekiweebwayo ekyokebwa eky'ennaku zonna, baliyimiriza eky'omuzizo ekizikiriza. N'abo abalikola obubi nga baleka endagaano alibakyamyakyamya n'okwegonza: naye abantu abamanyi Katonda waabwe baliba n'amaanyi, balikola eby'obuzira.

Free Reading Plans and Devotionals related to Danyeri 11:31-32