1 Samwiri 23:16-17
1 Samwiri 23:16-17 LUG68
Awo Yonasaani mutabani wa Sawulo n'agolokoka, n'agenda eri Dawudi mu kibira, n'anyweza omukono gwe mu Katonda. N'amugamba nti Totya: kubanga omukono gwa Sawulo kitange tegulikulaba; era gw'oliba kabaka wa isiraeri nange ndikuddirira obukulu; era n'ekyo Sawulo kitange akimanyi.



![[Life Of David] Four Attributes of God-Honoring Friendships 1 Samwiri 23:16-17 Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya](/_next/image?url=https%3A%2F%2Fimageproxy.youversionapi.com%2Fhttps%3A%2F%2Fs3.amazonaws.com%2Fyvplans%2F28735%2F1440x810.jpg&w=3840&q=75)

