YouVersion Logo
Search Icon

1 Bassekabaka 9:4-5

1 Bassekabaka 9:4-5 LUG68

Naawe bw'onootambuliranga mu maaso gange nga Dawudi kitaawo bwe yatambulanga n'omutima ogw'amazima n'obugolokofu okukolanga nga byonna bwe biri bye nnaakulagira, era bw'onookwatanga amateeka gange n'emisango gyange; awo naanywezanga entebe ey'obwakabaka bwo ku Isiraeri emirembe gyonna; nga bwe nnasuubiza Dawudi kitaawo nga njogera nti Tewaakubulenga musajja wa kutuula ku ntebe ya Isiraeri.

Free Reading Plans and Devotionals related to 1 Bassekabaka 9:4-5