Okubikkulirwa 20:12
Okubikkulirwa 20:12 EEEE
Ne ndaba abafu abeekitiibwa n’abatali baakitiibwa nga bayimiridde mu maaso g’entebe ey’obwakabaka. Ebitabo ne bibikkulwa, n’ekitabo ekirala ky’ekitabo eky’obulamu ne kibikkulwa. Abafu ne basalirwa omusango okusinziira ku ebyo ebyali biwandiikiddwa mu bitabo ebyo, buli omu ng’ebikolwa bye bwe byali.

![[Revelation: The Comeback] Our Final Exam Okubikkulirwa 20:12 Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya](/_next/image?url=https%3A%2F%2Fimageproxy.youversionapi.com%2Fhttps%3A%2F%2Fs3.amazonaws.com%2Fyvplans%2F28235%2F1440x810.jpg&w=3840&q=75)



