Okubikkulirwa 12:10
Okubikkulirwa 12:10 EEEE
Ne mpulira eddoboozi ery’omwanguka mu ggulu nga ligamba nti, “Kaakano obulokozi bwa Katonda, n’amaanyi ge n’obwakabaka bwa Katonda waffe awamu n’obuyinza bwa Kristo we bizze. Kubanga omuloopi eyaloopanga baganda baffe, eri Katonda waffe emisana n’ekiro, agobeddwa mu ggulu.





