Okubikkulirwa 12:1-2
Okubikkulirwa 12:1-2 EEEE
Ne wabaawo ekyewuunyo ekinene mu ggulu. Ne ndaba omukazi ng’ayambadde enjuba n’omwezi nga guli wansi wa bigere bye, ng’alina engule eyaliko emmunyeenye kkumi na bbiri ku mutwe gwe. Yali lubuto era ng’akaaba ng’alumwa okuzaala.





