Makko 8:37-38
Makko 8:37-38 EEEE
Omuntu ayinza kuweebwa ki, akiwanyise olw’obulamu bwe? Era buli muntu yenna ankwatirwa ensonyi, n’ebigambo byange ne bimukwasa ensonyi mu mulembe guno ogutali mwesigwa era ogujjudde ebibi, Omwana w’Omuntu alimukwatirwa ensonyi bw’alijja mu kitiibwa kya Kitaawe ne bamalayika abatukuvu.”





