3 Yokaana Ennyanjula
Ennyanjula
Ebbaluwa eno, Yokaana Omutukuvu yagiwandiikira mukwano gwe Gayo ng’amusiima olw’obuyambi bw’awa ababuulizi b’Enjiri nga bali ku ŋŋendo zaabwe, era ng’amuwagira yeeyongere bweyongezi okuyamba abaweereza abo ababuulira amazima. Yokaana alabula Gayo yeekuume abantu abali nga Diyotuleefe abagaana okuyamba mu kubunyisa Enjiri, kyokka asemba abantu abali nga Demeteriyo olw’obuyambi bwabwe.
Currently Selected:
3 Yokaana Ennyanjula: EEEE
Highlight
Copy
Compare
Share
Want to have your highlights saved across all your devices? Sign up or sign in
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.®
Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc.
Luganda Contemporary Bible
Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.®
Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.