2 Yokaana Ennyanjula
Ennyanjula
Yokaana Omutukuvu yawandiika ebbaluwa eno ennyimpi bw’eti ng’anyiikiza abakkiriza okubeeranga mu kwagala okw’amazima okw’Ekikristaayo, era ng’abalabula beekuumenga abayigiriza ab’obulimba abagenda okujja mu nsi. Yokaana akuutira abakkiriza, obuteetabanga mu bikolwa ebibi eby’abayigiriza ab’obulimba abo, naye ne bwe kiba kitya oba kitya, banywererenga ku mazima.
Currently Selected:
2 Yokaana Ennyanjula: EEEE
Highlight
Copy
Compare
Share
Want to have your highlights saved across all your devices? Sign up or sign in
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.®
Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc.
Luganda Contemporary Bible
Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.®
Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.