Okubala 14:6-7
Okubala 14:6-7 LBR
Yoswa mutabani wa Nuuni ne Kalebu mutabani wa Yefune, abaali ku muwendo gw'abo abaaketta ensi, ne bayuza engoye zaabwe; ne babuulira ekibiina kyonna eky'abaana ba Isiraeri nga boogera nti, “Ensi gye twayitamu okugiketta nsi nnungi nnyo.





