YouVersion Logo
Search Icon

Okubala 14:21-23

Okubala 14:21-23 LBR

Naye mazima ddala, nga bwe ndi omulamu, era ng'ensi zonna bwe zirijjula ekitiibwa kya Mukama; abasajja bano bonna abaalaba ekitiibwa kyange n'eby'amagero byange bye nnakolera e Misiri ne mu ddungu, naye ne banjeemera emirundi gino ekkumi (10), ne batawulira ddoboozi lyange; mazima tewaliba n'omu ku abo abannyooma, aliraba ensi gye nnalayirira bajjajjaabwe.