Matayo 24:9-11
Matayo 24:9-11 LBR
Mmwe balibakwata ne babawaayo mubonyebonyezebwe, balibatta; nammwe mulikyayibwa amawanga gonna okubalanga erinnya lyange. Mu biro ebyo bangi abalyesittala, baliwaŋŋanayo, balikyawagana. Ne bannabbi bangi ab'obulimba balijja, balikyamya bangi.