YouVersion Logo
Search Icon

Yeremiya 9:23-24

Yeremiya 9:23-24 LBR

“Bw'ati bw'ayogera Mukama” nti, “Omusajja omugezigezi teyeenyumirizanga olw'amagezi ge, so n'ow'amaanyi teyeenyumirizanga olw'amaanyi ge, so n'omugagga teyeenyumirizanga olw'obugagga bwe; naye eyeenyumiriza yeenyumirizenga olwa kino, ng'ategeera era ng'amanyi nze nga ndi Mukama akola eby'ekisa n'eby'ensonga n'eby'obutuukirivu mu nsi; kubanga ebyo bye nsanyukira, bw'ayogera Mukama.”