YouVersion Logo
Search Icon

Yeremiya 9:13-14

Yeremiya 9:13-14 LBR

Era Mukama ayogera nti, “Kubanga balese amateeka gange ge nnateeka mu maaso gaabwe so tebagondedde ddoboozi lyange so tebatambulidde mu go; naye ne batambula ng'obukakanyavu obw'omutima gwabwe, era ne bagoberera Babaali, nga bajjajjaabwe bwe baabayigiriza.