YouVersion Logo
Search Icon

Yeremiya 20:8-9

Yeremiya 20:8-9 LBR

Kubanga buli lwe njogera, njogerera waggulu nti, “Okunyaga n'okuzikiriza!” Kubanga ekigambo kya Mukama kifuuse gyendi ekivume era eky'okusekererwa okuzibya obudde. Era bwe njogera nti, “Siimwogereko, so sikyayogerera mu linnya lye, kale mu mutima gwange muba ng'omuli omuliro ogubuubuuka ogusibibwa mu magumba gange, era nga nkooye okuguwanirira, era sisobola.”

Video for Yeremiya 20:8-9

Free Reading Plans and Devotionals related to Yeremiya 20:8-9