YouVersion Logo
Search Icon

Isaaya 42:6-7

Isaaya 42:6-7 LBR

Nze Mukama nakuyita mu butuukirivu, ndikukwata ku mukono era nnaakukuumanga, ne nkuwa okubanga endagaano y'abantu, okubanga omusana eri ab'amawanga; okuzibula amaaso g'abazibe b'amaaso, okuggya abasibe mu bunnya, n'abo abatuula mu kizikiza mu nnyumba ey'ekkomera.