Olubereberye 47:5-6
Olubereberye 47:5-6 LBR
Falaawo n'agamba Yusufu nti, “ Kitaawo ne baganda bo bazze gy'oli; ensi y'e Misiri eri mu maaso go; kale laba awasinga obulungi, e Goseni w'oba obatuuza; era oba omanyi ku bo ab'amagezi, bafuule abalunzi b'ente zange.”