Okuva 20:9-10
Okuva 20:9-10 LBR
Ennaku omukaaga okolanga emirimu gyo gyonna; naye olunaku olw'omusanvu ye Ssabbiiti eri Mukama Katonda wo; olunaku olwo tolukolerangako mirimu gyonna gyonna; ggwe kennyini, newakubadde omwana wo omulenzi, newakubadde muwala wo, newakubadde omudduwo, newakubadde omuzaana wo, newakubadde ebisolo byo, newakubadde munnaggwanga ali omumwo





