YouVersion Logo
Search Icon

Okuva 17:11-12

Okuva 17:11-12 LBR

Awo olwatuuka Musa bwe yayimusanga omukono gwe, Isiraeri n'agoba; bwe yassanga omukono gwe, Abamaleki ne bagoba. Naye emikono gya Musa ne gitendewererwa; ne batwala ejjinja ne baliteeka wansi we, n'alituulako; Alooni ne Kuuli ne bawanirira emikono gye, omu eruuyi n'omu eruuyi; emikono gye ne ginywera okutuusa enjuba okugwa.

Free Reading Plans and Devotionals related to Okuva 17:11-12