Okuva 12:26-27
Okuva 12:26-27 LBR
Awo olulituuka abaana bammwe bwe balibabuuza nti, ‘embaga eno etegeeza ki?’ Mulibaddamu nti, ‘Eno ye ssaddaaka etujjukiza okuyitako kwa Mukama, bwe yayita ku nnyumba z'abaana ba Isiraeri mu Misiri, n'atta Abamisiri, ffe n'atuwonya. Abantu ne bavunama ne basinza.’ ”





