YouVersion Logo
Search Icon

Okuva 12:12-13

Okuva 12:12-13 LBR

Kubanga ndiyita mu nsi ey'e Misiri mu kiro ekyo, nditta ebibereberye byonna mu nsi ey'e Misiri, abantu era n'ensolo; era ndisalira bakatonda bonna ab'e Misiri emisango, Nze Mukama. Omusaayi gulibabeerera akabonero ku nnyumba ze mulimu; nange bwe ndiraba omusaayi, ndibayitako, so tewalibeera lumbe mu mmwe olulibazikiriza bwe ndiyita mu nsi ey'e Misiri.