YouVersion Logo
Search Icon

Ekyamateeka Olwokubiri 13:1-3

Ekyamateeka Olwokubiri 13:1-3 LBR

“Bwe wanaabangawo wakati mu mmwe nnabbi oba omuntu aloota ebirooto, n'abawa akabonero oba eky'amagero, akabonero ako oba eky'amagero ekyo ne bwe kituukiriranga, kyokka n'abagamba okuweereza bakatonda abalala bemutamanyangako era be mutaweerezangako, temukkirizanga nnabbi oyo, oba omuntu oyo aloota ebirooto; kubanga Mukama Katonda wammwe anaabagezesanga okulaba oba nga mu mwagala n'omutima gwammwe gwonna n'obulamu bwammwe bwonna.

Free Reading Plans and Devotionals related to Ekyamateeka Olwokubiri 13:1-3