1 Abasessaloniika 5:23-24
1 Abasessaloniika 5:23-24 LBR
Era Katonda ow'emirembe yennyini abatukulize ddala; era omwoyo gwammwe n'obulamu n'omubiri byonna awamu bikuumibwenga awatali kunenyezebwa mu kujja kwa Mukama waffe Yesu Kristo. Abayita mwesigwa, n'okukola ye alikola.





