1
OKUBALA 23:19
Luganda Bible 2003
LB03
“Katonda talimba, naye abantu balimba. Katonda takyuka, naye abantu bakyuka. Ye ky'asuubiza akikola, ky'ayogera akituukiriza.
Compare
Explore OKUBALA 23:19
2
OKUBALA 23:23
Tekisoboka okuloga aba Yakobo, wadde okulagula eby'okukola akabi ku Bayisirayeli. Banaayogerwangako nti: ‘Katonda ng'abakoledde!’
Explore OKUBALA 23:23
3
OKUBALA 23:20
“Katonda andagidde okuwa omukisa. N'olwekyo Katonda bw'awa omukisa, siyinza kugujjulula.
Explore OKUBALA 23:20