1
ABAFILIPPI 1:6
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Nkakasiza ddala nti Katonda eyatandika omulimu omulungi mu mmwe, alyongera okugukola, okutuusa lwe gulimalirizibwa ku lunaku Kristo Yesu lw'aliddirako.
Compare
Explore ABAFILIPPI 1:6
2
ABAFILIPPI 1:9-10
Kye mbasabira eri Katonda kye kino, okwagala kwammwe kweyongerenga, kujjule amagezi n'okutegeera, mulyoke musobole okulondawo ekisinga obulungi, olunaku Kristo lw'aliddirako bwe lulituuka, lubasange nga muli balongoofu, abataliiko kamogo
Explore ABAFILIPPI 1:9-10
3
ABAFILIPPI 1:21
Nze mba mulamu lwa Kristo, era bwe nfa, mba ngobolodde.
Explore ABAFILIPPI 1:21
4
ABAFILIPPI 1:3
Neebaza Katonda wange buli lwe mbajjukira
Explore ABAFILIPPI 1:3
5
ABAFILIPPI 1:27
Naye kyokka obulamu bwammwe bube nga bwe kisaanira Amawulire Amalungi aga Kristo. Ne bwe ndiba nzize oba nga sizze kubalaba, njagala mpulire nti munywedde, mwegasse mu mwoyo gumu, nga mulwanirira okukkiriza okw'Amawulire Amalungi.
Explore ABAFILIPPI 1:27
6
ABAFILIPPI 1:20
Neesiga era nsuubirira ddala nti sijja kuswala, wabula ne kaakano nja kuguma nga bulijjo, nkole kyonna kye nsobola okugulumiza Kristo, oba mba mulamu, oba nfa.
Explore ABAFILIPPI 1:20
7
ABAFILIPPI 1:29
kubanga mwaweebwa omukisa, si kukkiriza Kristo kwokka, wabula n'okubonaabona ku lulwe.
Explore ABAFILIPPI 1:29