1
MARIKO 3:35
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Buli akola Katonda by'ayagala, ye aba muganda wange, ye aba mwannyinaze, ye aba mmange.”
Compare
Explore MARIKO 3:35
2
MARIKO 3:28-29
“Mazima mbagamba nti: abantu bayinza okusonyiyibwa ebibi byonna, era bayinza okusonyiyibwa okwogera obubi mu ngeri yonna. Naye buli avuma Mwoyo Mutuukirivu, talisonyiyibwa, wabula aba akoze ekibi ky'asigala nakyo emirembe gyonna.”
Explore MARIKO 3:28-29
3
MARIKO 3:24-25
Abantu ab'obwakabaka obumu bwe beesalamu, ne balwanagana, obwakabaka obwo buzikirira. Ne mu maka, abantu baamu bwe batategeeragana, baawukana, amaka ago ne gasasika.
Explore MARIKO 3:24-25
4
MARIKO 3:11
Abantu abaliko emyoyo emibi bwe baamulabangako, ne bagwa wansi mu maaso ge, ne baleekaana nti: “Ggwe Mwana wa Katonda!”
Explore MARIKO 3:11