1
EBIKOLWA 12:5
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Bw'atyo Peetero n'akuumirwa mu kkomera. Ekibiina ky'abakkiriza Kristo ne kinyiikira okumusabira eri Katonda.
Compare
Explore EBIKOLWA 12:5
2
EBIKOLWA 12:7
malayika wa Mukama n'ayimirira w'ali, ekitangaala ne kibuna akasenge konna. Malayika n'akuba ku Peetero mu mbiriizi, n'amuzuukusa ng'agamba nti: “Golokoka mangu!” Awo enjegere ne ziva ku mikono gya Peetero ne zigwa.
Explore EBIKOLWA 12:7