1
1 ABAKORINTO 1:27
Luganda DC Bible 2003
LBwD03
Kyokka Katonda yalonda ebyo ensi by'eyita ebisirusiru, alyoke akwase ab'amagezi ensonyi. Era yalonda ebyo ensi by'eyita ebinafu, alyoke akwase eby'amaanyi ensonyi.
Compare
Explore 1 ABAKORINTO 1:27
2
1 ABAKORINTO 1:18
Ebigambo ebifa ku musaalaba birabika nga bya busirusiru eri abo abali mu kkubo erigenda mu kuzikirira, naye eri ffe abalokolebwa, biba maanyi ga Katonda
Explore 1 ABAKORINTO 1:18
3
1 ABAKORINTO 1:25
kubanga obusirusiru bwa Katonda, businga abantu amagezi; n'obunafu bwa Katonda, businga abantu amaanyi.
Explore 1 ABAKORINTO 1:25
4
1 ABAKORINTO 1:9
Katonda eyabayita okwegatta n'Omwana we, Mukama waffe Yesu Kristo, mwesigwa.
Explore 1 ABAKORINTO 1:9
5
1 ABAKORINTO 1:10
Abooluganda, mbeegayirira mu linnya lya Mukama waffe Yesu Kristo, mwenna mukkiriziganyenga mu bye mwogera, mulemenga kwawukanamu, naye mubenga ba mwoyo gumu n'emmeeme emu.
Explore 1 ABAKORINTO 1:10
6
1 ABAKORINTO 1:20
Omugezi ali ludda wa? Omunnyonnyozi w'amateeka ali ludda wa? Omuwakanyi ow'omulembe guno ali ludda wa? Amagezi g'ensi Katonda tagafudde busirusiru?
Explore 1 ABAKORINTO 1:20