1
Abaruumi 9:16
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Kale bwe kityo si ky'oyo ayagala newakubadde adduka, wabula kya Katonda asaasira.
Compare
Explore Abaruumi 9:16
2
Abaruumi 9:15
Kubanga agamba Musa nti Ndisaasira gwe ndisaasira, era ndikwatirwa ekisa gwe ndikwatirwa ekisa.
Explore Abaruumi 9:15
3
Abaruumi 9:20
Naye ekisinga, ggwe omuntu, ggwe ani awakana ne Katonda? Ekibumbe kirigamba eyakibumba nti Kiki ekyakunkoza bw'oti?
Explore Abaruumi 9:20
4
Abaruumi 9:18
Kale bwe kityo asaasira gw'ayagala okusaasira, era akakanyaza gw'ayagala okukakanyaza.
Explore Abaruumi 9:18
5
Abaruumi 9:21
Oba omubumbi talina buyinza ku bbumba, mu kitole kimu okukola ekibya kimu eky'ekitiibwa, n'ekirala eky'ensonyi?
Explore Abaruumi 9:21
Home
Bible
Plans
Videos