1
Abaruumi 7:25
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Nneebaza Katonda ku bwa Yesu Kristo Mukama waffe. Kale bwe kityo nze nzekka mu magezi ndi muddu wa mateeka ga Katonda, naye mu mubiri wa tteeka lya kibi.
Compare
Explore Abaruumi 7:25
2
Abaruumi 7:18
Kubanga mmanyi nga mu nze, gwe mubiri gwange, temutuula kirungi: kubanga okwagala kumbeera kumpi, naye okukola ekirungi tewali.
Explore Abaruumi 7:18
3
Abaruumi 7:19
Kubanga kye njagala ekirungi ssikikola: naye kye ssaagala ekibi kye nkola.
Explore Abaruumi 7:19
4
Abaruumi 7:20
Naye oba nga kye ssaagala kye nkola, si nze nkikola nate, wabula ekibi ekituula mu nze.
Explore Abaruumi 7:20
5
Abaruumi 7:21-22
Bwe kityo ndaba etteeka nti nze bwe njagala okukola ekirungi, ekibi kimbeera kumpi. Kubanga nsanyukira amateeka ga Katonda mu muntu ow'omunda
Explore Abaruumi 7:21-22
6
Abaruumi 7:16
Naye oba nga kye ssaagala kye nkola, nzikiriza amateeka nga malungi.
Explore Abaruumi 7:16
Home
Bible
Plans
Videos