1
Zabbuli 94:19
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Mu birowoozo byange ebingi ebiri mu nze Okusanyusa kwo kumpoomera emmeeme yange.
Compare
Explore Zabbuli 94:19
2
Zabbuli 94:18
Bwe nnayogera nti Ekigere kyange kiseerera, Okusaasira kwo, ggwe Mukama, ne kumpanirira.
Explore Zabbuli 94:18
3
Zabbuli 94:22
Naye Mukama yabanga kigo kyange ekiwanvu; Era Katonda wange lye jjinja lye nneeyuna.
Explore Zabbuli 94:22
4
Zabbuli 94:12
Alina omukisa omuntu gw'obonereza, ai Mukama, Era gw'oyigiriza ebiva mu mateeka go
Explore Zabbuli 94:12
5
Zabbuli 94:17
Singa Mukama teyali mubeezi wange, Emmeeme yange yanditudde mangu awali okusirika.
Explore Zabbuli 94:17
6
Zabbuli 94:14
Kubanga Mukama talisuula bantu be, So talireka busika bwe.
Explore Zabbuli 94:14