1
Zabbuli 91:2
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Naayogeranga ku Mukama nti Oyo kye kiddukiro kyange, era kye kigo kyange: Katonda wange gwe nneesiga.
Compare
Explore Zabbuli 91:2
2
Zabbuli 91:1
Atuula mu kifo eky'ekyama eky'oyo ali waggluu ennyo Ye anaabeeranga wansi w'ekisiikirize eky'Omuyinza w'ebintu byonna.
Explore Zabbuli 91:1
3
Zabbuli 91:15
Alinkaabira, nange ndimuyita; Naabeeranga wamu naye bw'anaanakuwalanga: Ndimuwonya, ndimuwa ekitiibwa.
Explore Zabbuli 91:15
4
Zabbuli 91:11
Kubanga alikulagiririza bamalayika be, Bakukuume mu makubo go gonna.
Explore Zabbuli 91:11
5
Zabbuli 91:4
Anaakubikkangako n'ebiwaawaatiro bye, Era wansi w'ebyoya bye w'onoddukiranga: Amazima ge ye ngabo, ge gakuuma.
Explore Zabbuli 91:4
6
Zabbuli 91:9-10
Kubanga ggwe, ai Mukama, oli kiddukiro kyange! Omufudde oyo ali waggulu ennyo ekigo kyo w'otuula; Tewali kabi akalikubaako, So tewali kibonoobono ekirisemberera eweema yo.
Explore Zabbuli 91:9-10
7
Zabbuli 91:3
Kubanga oyo ye anaakulokolanga mu mutego ogw'omuyizzi, Ne mu kawumpuli omubi.
Explore Zabbuli 91:3
8
Zabbuli 91:7
Abantu olukumi baligwira ku lubiriizi lwo, Era akakumi ku mukono gwo ogwa ddyo; Tekulikusemberera ggwe.
Explore Zabbuli 91:7
9
Zabbuli 91:5-6
Tootyenga lwa ntiisa ya kiro Newakubadde akasaale akagenda emisana; Olw'olumbe olutambulira mu kizikiza, Newakubadde olw'okuzikiriza okufaafaaganya mu ttuntu.
Explore Zabbuli 91:5-6