1
Zabbuli 82:6
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Nayogera nti Muli bakatonda, Era mwenna muli baana b'oyo ali waggulu ennyo.
Compare
Explore Zabbuli 82:6
2
Zabbuli 82:3
Musalirenga emisango omwavu n'oyo atalina kitaawe: Mugattenga oyo ali mu nnaku n'atalina bintu.
Explore Zabbuli 82:3
3
Zabbuli 82:4
Muwonyenga omwavu n'oyo eyeetaaga: Mubalokolenga mu mukono gw'omubi.
Explore Zabbuli 82:4
4
Zabbuli 82:8
Golokoka, ai Katonda, osalire ensi omusango: Kubanga olisikira amawanga gonna.
Explore Zabbuli 82:8