1
Zabbuli 69:30
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Naatenderezanga erinnya lya Katonda n'oluyimba, Naamugulumizanga n'okwebaza.
Compare
Explore Zabbuli 69:30
2
Zabbuli 69:13
Naye nze, okusaba kwange kuli eri ggwe, ai Mukama, mu kiseera eky'okukkiririzaamu: Ai Katonda, mu kusaasira kwo okungi, Onziremu mu mazima ag'obulokozi bwo.
Explore Zabbuli 69:13
3
Zabbuli 69:16
Onziremu, ai Mukama; kubanga ekisa kyo kirungi: Ng'okusaasira kwo bwe kuli okungi, onkyukire.
Explore Zabbuli 69:16
4
Zabbuli 69:33
Kubanga Mukama awulira abaavu, So tanyooma basibe be.
Explore Zabbuli 69:33