1
Zabbuli 59:16
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Naye nze naayimbanga ku maanyi go; Weewaawo, naayimbiranga ddala ku kusaasira kwo enkya: Kubanga wali kigo kyange ekiwanvu, N'ekiddukiro ku lunaku olw'okutegana kwange.
Compare
Explore Zabbuli 59:16
2
Zabbuli 59:17
Ggwe, ai amaanyi gange, gwe nnaayimbiranga okukutendereza: Kubanga Katonda kye kigo kyange ekiwanvu, Katonda wa kusaasirwa kwange.
Explore Zabbuli 59:17
3
Zabbuli 59:9-10
Ai amaanyi gange, naakulindiriranga ggwe: Kubanga Katonda kye kigo kyange ekiwanvu. Katonda ow'okusaasirwa kwange anankulemberanga: Katonda anandabyanga bye njagala nga bituuse ku balabe bange.
Explore Zabbuli 59:9-10
4
Zabbuli 59:1
Ondokole mu balabe bange, ai Katonda wange: Ongulumize eri abo abangolokokerako.
Explore Zabbuli 59:1