1
Zabbuli 57:1
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Onsaasire, ai Katonda, onsaasire; Kubanga emmeeme yange yeeyuna ggwe: Weewaawo, mu kisiikirize eky'ebiwaawaatiro byo mwe nneeyunanga, Okutuusa ebibonoobono ebyo lwe biriggwaawo.
Compare
Explore Zabbuli 57:1
2
Zabbuli 57:10
Kubanga ekisa kyo kingi, kituuka mu ggulu, N'amazima go gatuuka mu bbanga.
Explore Zabbuli 57:10
3
Zabbuli 57:2
Ndikoowoola Katonda ali waggulu ennyo; Katonda ankolera byonna.
Explore Zabbuli 57:2
4
Zabbuli 57:11
Bakugulumize, ai Katonda, okusinga eggulu; Ekitiibwa kyo kibeere ku nsi zonna.
Explore Zabbuli 57:11