1
Zabbuli 44:8
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Mu Katonda mwe twenyumiririza obudde okuziba, Era tuneebazanga erinnya lyo emirembe gyonna. (Seera)
Compare
Explore Zabbuli 44:8
2
Zabbuli 44:6-7
Kubanga ssiryesiga mutego gwange, So ekitala kyange si kye kirindokola. Naye ggwe watulokola eri abalabe baffe, Era wabaswaza abatukyawa.
Explore Zabbuli 44:6-7
3
Zabbuli 44:26
Golokoka okutuyamba, Otununule olw'ekisa kyo.
Explore Zabbuli 44:26