1
Zabbuli 32:8
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Naakuyigirizanga naakulanganga mu kkubo ly'onooyitangamu: Naakuteesezanga ebigambo eriiso lyange nga liri ku ggwe.
Compare
Explore Zabbuli 32:8
2
Zabbuli 32:7
Oli bwekweko bwange; ononkuumanga mu kulaba ennaku; Ononneetooloozanga ennyimba ez'obulokozi. (Seera)
Explore Zabbuli 32:7
3
Zabbuli 32:5
Ne nkwatulira ekibi kyange, n'obutali butuukirivu bwange ne ssibukweka: Nayogera nti Mukama naamwatulira ebyonoono byange; Naawe n'onsonyiwa obutali butuukirivu obw'ekibi kyange. (Seera)
Explore Zabbuli 32:5
4
Zabbuli 32:1
Aweereddwa omukisa asonyiyiddwa ekyonoono kye n'ekibi kye kikwekeddwa.
Explore Zabbuli 32:1
5
Zabbuli 32:2
Aweereddwa omukisa Mukama gw'atabalira butali butuukirivu, Ne mu mwoyo gwe temuli bukuusa.
Explore Zabbuli 32:2
6
Zabbuli 32:6
Ku lw'ekyo buli atya Katonda akusabenga mu biro by'oyinza okulabikiramu: Mazima mu ntaba ez'amazzi amangi tebalituuka gy'ali.
Explore Zabbuli 32:6