1
Zabbuli 22:1
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Katonda wange, Katonda wange, kiki ekikundesezza? Lwaki okubeera ewala obutanzibira, obutawulira bigambo eby'okukaaba kwange?
Compare
Explore Zabbuli 22:1
2
Zabbuli 22:5
Baakukoowoolanga ggwe, ne bawonyezebwanga: Baakwesiganga ggwe, ne batakwasibwanga nsonyi.
Explore Zabbuli 22:5
3
Zabbuli 22:27-28
Enkomerero zonna ez'ensi zirijjukira ne zikyukira Mukama: N'ebika byonna eby'amawanga birisinza mu maaso go. Kubanga obwakabaka bwa Mukama: Naye ye afuga amawanga.
Explore Zabbuli 22:27-28
4
Zabbuli 22:18
Bagabana ebyambalo byange, Ne bakuba akalulu ku lugoye lwange
Explore Zabbuli 22:18
5
Zabbuli 22:31
Balijja ne babuulira obutuukirivu bwe Eri abantu abalizaalibwa, nga ye abukola.
Explore Zabbuli 22:31