1
Zabbuli 118:24
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Luno lwe lunaku Mukama lwe yakola; Tunaasanyuka, tunaajaguliza okwo.
Compare
Explore Zabbuli 118:24
2
Zabbuli 118:6
Mukama ali ku luuyi lwange; siritya: Abantu bayinza kunkola ki?
Explore Zabbuli 118:6
3
Zabbuli 118:8
Kirungi okwesiganga Mukama Okusinga okwesiga abantu.
Explore Zabbuli 118:8
4
Zabbuli 118:5
Bwe nnali mu nnaku ne nkaabira Mukama: Mukama n'anjitaba, n'anteeka mu kifo ekigazi.
Explore Zabbuli 118:5
5
Zabbuli 118:29
Kale mumwebaze Mukama; kubanga mulungi: Kubanga okusaasira kwe kubeerera emirembe gyonna.
Explore Zabbuli 118:29
6
Zabbuli 118:1
Mumwebaze Mukama; kubanga mulungi: Kubanga okusaasira kwe kubeerera emirembe gyonna.
Explore Zabbuli 118:1
7
Zabbuli 118:14
Mukama ge maanyi gange, lwe luyimba lwange; Era afuuse obulokozi bwange.
Explore Zabbuli 118:14
8
Zabbuli 118:9
Kirungi okwesiganga Mukama Okusinga okwesiga abalangira.
Explore Zabbuli 118:9
9
Zabbuli 118:22
Ejjinja abazimbi lye baagaana Lifuuse ekkulu ery'oku nsonda.
Explore Zabbuli 118:22