1
Zabbuli 102:2
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Tonkisa maaso go ku lunaku olw'okunakuwala kwange: Otege okutu kwo we ndi; Ku lunaku lwe nkoowoolerako ompitabe mangu.
Compare
Explore Zabbuli 102:2
2
Zabbuli 102:1
Wulira okusaba kwange, ai Mukama, Okukaaba kwange kutuuke gy'oli.
Explore Zabbuli 102:1
3
Zabbuli 102:12
Naye ggwe, ai Mukama, onoobeereranga ennaku zonna: N'ekijjukizo kyo okutuusa emirembe gyonna.
Explore Zabbuli 102:12
4
Zabbuli 102:17
Olowoozezza okusaba kw'abo abafiiriddwa, So tanyoomye kusaba kwabwe.
Explore Zabbuli 102:17