1
Zabbuli 100:5
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Kubanga Mukama mulungi; okusaasira kwe kwa lubeerera; N'obwesigwa bwe bwa mirembe gyonna.
Compare
Explore Zabbuli 100:5
2
Zabbuli 100:4
Muyingire mu miryango gye n'okwebaza, Ne mu mpya ze n'okutendereza. Mumwebaze, mukuze erinnya lye.
Explore Zabbuli 100:4
3
Zabbuli 100:2
Mumuweereze Mukama n'essanyu: Mujje mu maaso ge n'okuyimba.
Explore Zabbuli 100:2
4
Zabbuli 100:3
Mumanye nga Mukama ye Katonda: Oyo ye yatutonda, naffe tuli babe; Tuli bantu be, era endiga ez'omu ddundiro lye.
Explore Zabbuli 100:3