1
Okubala 12:8
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
oyo naayogeranga naye akamwa n'akamwa, mu lwatu, so si mu bigambo bya ngero; n'okufaanana kwa Mukama anaakulabanga: kale ekyabalobera ki okutya okwogera obubi ku muddu wange, ku Musa?
Compare
Explore Okubala 12:8
2
Okubala 12:3
Era omusajja Musa yali muwombeefu nnyo, okusinga abantu bonna abaali ku nsi yonna.
Explore Okubala 12:3
3
Okubala 12:6
N'ayogera nti Muwulire nno ebigambo byange: oba nga munaabanga mummwe nabbi, nze Mukama neetegeezanga gy'ali mu kwolesebwa, naayogereranga naye mu kirooto.
Explore Okubala 12:6
4
Okubala 12:7
Omuddu wange Musa si bw'ali bw'atyo; oyo mwesigwa mu nnyumba yange yonna
Explore Okubala 12:7