1
Makko 4:39-40
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
N'azuukuka, n'aboggolera omuyaga, n'agamba ennyanja nti sirika, teeka. Omuyaga ne gukkakkana, n'eba nteefu nnyo. N'abagamba nti Kiki ekibatiisa? Temunnaba kuba na kukkiriza?
Compare
Explore Makko 4:39-40
2
Makko 4:41
Ne batya entiisa ennene, ne bagambagana nti Kale ono ye ani, kubanga omuyaga n'ennyanja bimuwulira?
Explore Makko 4:41
3
Makko 4:38
Ye yennyini yali yeebase mu kiwenda ku kigugu, ne bamuzuukusa, ne bamugamba nti Omuyigiriza, tofaayo nga tufa?
Explore Makko 4:38
4
Makko 4:24
N'abagamba nti Mwekuume kye muwulira: mu kigera mwe mugera nammwe mwe muligererwa: era mulyongerwako.
Explore Makko 4:24
5
Makko 4:26-27
N'agamba nti Obwakabaka bwa Katonda bwe buti, ng'omuntu bw'amansa ensigo ku ttaka; ne yeebaka n'agolokoka ekiro n'emisana, n'ensigo n'emeruka n'ekula, ye nga tamanyi bw'emeruse.
Explore Makko 4:26-27
6
Makko 4:23
Buli alina amatu ag'okuwulira, awulire.
Explore Makko 4:23