1
Matayo 25:40
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Ne Kabaka aliddamu alibagamba nti Mazima mbagamba nti Nga bwe mwakola omu ku abo baganda bange abasinga obuto, mwakikola nze.
Compare
Explore Matayo 25:40
2
Matayo 25:21
Mukama we n'amugamba nti Weebale, oli muddu mulungi mwesigwa: wali mwesigwa mu bitono, ndikusigira ebingi: yingira mu ssanyu lya mukama wo.
Explore Matayo 25:21
3
Matayo 25:29
Kubanga buli muntu alina aliweebwa, era aliba na bingi: naye atalina, aliggibwako na kiri ky'ali nakyo.
Explore Matayo 25:29
4
Matayo 25:13
Kale mutunule, kubanga temumanyi lunaku newakubadde ekiseera.
Explore Matayo 25:13
5
Matayo 25:35
kubanga nnalina enjala ne mumpa ekyokulya: nnalina ennyonta ne munnywesa: nnali mugenyi ne munsuza
Explore Matayo 25:35
6
Matayo 25:23
Mukama we n'amugamba nti Weebale, oli muddu mulungi mwesigwa; wali mwesigwa mu bitono, ndikusigira ebingi: yingira mu ssanyu lya mukama wo.
Explore Matayo 25:23
7
Matayo 25:36
nnali bwereere ne munnyambaza: nnali mulwadde ne munnambula: nnali mu nvuba, ne mujja mundaba.
Explore Matayo 25:36