1
Eby'Abaleevi 20:13
Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya
LUG68
Era omusajja bw'anaasulanga n'omusajja, nga bwe yandyebase n'abakazi, bombi nga bakoze eky'omuzizo: tebalemanga kuttibwa; omusaayi gwabwe gunaabanga ku bo.
Compare
Explore Eby'Abaleevi 20:13
2
Eby'Abaleevi 20:7
Kale mwetukuzenga mubeerenga abatukuvu: kubanga nze Mukama Katonda wammwe.
Explore Eby'Abaleevi 20:7
3
Eby'Abaleevi 20:26
Era munaabanga batukuvu gye ndi: kubanga nze Mukama ndi mutukuvu, era nabaawula mu mawanga mubeere abange.
Explore Eby'Abaleevi 20:26
4
Eby'Abaleevi 20:8
Era mwekuumenga amateeka gange, mugakolenga: nze Mukama abatukuza.
Explore Eby'Abaleevi 20:8